Vidiyo

Abaana baloopye nnyaabwe mu b’obuyinza lwa kuleetanga basajja mu nju nga kitaabwe afudde

Abaana ng’omukulu wa myaka 16 bakalidde mu nnyaabwe nga bamulumiriza okwekeja n’omupakasi okukakkana nga maama ono asuze mu kaduukulu.Bagamba nti nnyaabwe yatandika okupepeya n’omupakasi nga ne kitaabwe tannafa.Bano ba ku kyalo Kayonza mu disitulikiti y’e Kayunga.

Abaana baloopye nnyaabwe mu b’obuyinza lwa kuleetanga basajja mu nju nga kitaabwe afudde
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision