Poliisi ekoze omuyiggo ku bavubuka abaggula amayumba mu kiro ng’abantu beebase ne babanyaga. Kuliko n’omukazi

Poliisi y’e Nateete ekoze omuyiggo mwekwatidde abavubuka abamenya amayumba g’abantu nga kuno ekwatiddeko n’omukazi gwebabadde bateresa ebibbe.

Poliisi ekoze omuyiggo ku bavubuka abaggula amayumba mu kiro ng’abantu beebase ne babanyaga. Kuliko n’omukazi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision