Login
Login to access premium content
Namugongo awuumye ng’essaza ly’e Nebbi likulemberamu okulamaga kw’omwaka guno. Sssaabasumba Wokorach alambise ababaka ku ngeri y’okulwanyisa enguzi.
Namugongo awuumye enkumi n’enkumi z’abantu bwebazze okwetaba mu mmisa y’okujjukira abajulizi ba Uganda abattibwa emyaka 145 egiyise ku biragiro bya Ssekabaka Mwanga ii. Pulezidenti Museveni y’abadde omulamazi omukulu nga mmisa ekulembeddwamu His Grace Raphael P’ommony Wokorach asabye abakulembeze okukozesa obuvumu okulwanyisa obuli bw’enguzi nga balabira ku bajulizi ba Uganda.
Namugongo awuumye ng’essaza ly’e Nebbi likulemberamu okulamaga kw’omwaka guno. Sssaabasumba Wokorach alambise ababaka ku ngeri y’okulwanyisa enguzi.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists
@NewVision
Bikkula Gallale (1 photo)
Emboozi Ezifanagana
Vidiyo
Abatuuze b'e Kira balaajana lwa mugagga eyayiwa ettaka mu luzzi lwabwe
Vidiyo
Ebikyuse mu kuddukanya Business
Vidiyo
Bobi Giant bamuvunaanye gwakutegeka paleedi mu bumenyi bw'amateeka!
Vidiyo
Kitalo! Abaana 4 abooluganda bagudde mu kidiba ababiri ne bafiirawo!
Vidiyo
Agambibwa okubba pikipiki okuva e Nansana bamugobye ne bamuttisa Mayinja!
Vidiyo
Bannamwandu ba Ssegirinnya bazzeemu okubanja ebintu!