Nampala wa Gavumenti anenyezza Ssekikubo obuteebuzza ku kibiina nga abaga etteka ku Bakaminsona
Jun 05, 2024
Omubaka wa Lwemiyaga Theodore Ssekikubo attunse ne nnampala wa gavumenti Denis Hamson Obua abadde amunenya ku kiteeso eky’okuggyamu bakamisona obwesige nga teyeebuuzizza ku kibiina kya ekya NRM. Ssekikubo amukontodde nti ekibiina kye akimanyi bulungi mu nteekateeka ez’okulwanyisa enguzi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalist @NewVision
Related Articles
No Comment