Omuwala agobye nnyina mu nnyumba mweyali yamuteeka ng’amulumiriza okukuta ne babbulooka okwagala okugitunda.

Jun 05, 2024

Omwana anyiize n’akasukira nnyin ebintu ebweru ng’amulagira ave mu nnyumba ye adde mangu mu kyalo gy’alina okubeera.Maama ddukidde mu b’akakiiko k’ekyalo bamuyambe kubanga embeera gy’alina takyasobola kudda mu kyalo.Kigambibwa nti maama okugobwa yeewera okwetugira mu nnyumba ya muwalawe ono nga kati tajja kulinda bizibu kutuukawo.

By Bukedde Omusunsuzi
Journalist @NewVision
Abalabi 1

Related Articles

No Comment