Eyakuliddemu okulonda e Kapchorwa akwatiddwa n'ekisawo omuli obukadde 68!

Bannakibiina kya NRM mu disitulikiti  y'e Kapchorwa batabuse ne beekalakaasa nga bawakanya ebivudde mu kamyufu k'ekibiina akaakubiddwa ku lwookuna. Bano balumiriza akulira okulonda mu kibiina Akram Kamonges okuvuluga obululu n'abaako babbira nga bamuwadde ensimbi

Eyakuliddemu okulonda e Kapchorwa akwatiddwa n'ekisawo omuli obukadde 68!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Ssente #Bukadde #Kulonda #Kapchorwa #Bukadde 68