Omwana ow'emyaka 2 awambiddwa ku ggeeti ya waka abaamuwambye ne basaba obukadde 10

Waliwo abazadde abasobeddwa olw’omuntu azze ku kikomera n’ababbako omwana wa myaka 2. Bino bibadde ku kyalo Jinja Kalooli mu ggombolola y’e Nabweru mu munisipaali y’e Nansana mu Wakiso.

Omwana ow'emyaka 2 awambiddwa ku ggeeti ya waka abaamuwambye ne basaba obukadde 10
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mwana #Kuwamba #Nansana #Wakiso #Nabweru