E Rakai ababadde bali mu lwokaano lwa Ssentebe wa LC5 balekulidde

Ng’ebula olunaku lumu okutuuka ku kulonda kw'akamyufu ka NRM mu ggwanga lyonna ku kifo ky'abassente ba disitulikiti ne bakkansala, la ,E Rakai ababiri ababadde baavuganya ku kifo kya Ssentebe wa disitulikiti ye Rakai bavudde mu lwokaano nebalekera Ssentebe wa disitulikiti eno aliko Mzee Samuel Kaggwa Ssekamwa okuyitamu ngatavuganyiziddwa....

E Rakai ababadde bali mu lwokaano lwa Ssentebe wa LC5 balekulidde
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Ssentebe #LC5 #Rakai #Kalulu