Kitalo! Omuzigu ayingiridde ffamire n'atema omwana n'amutta! abalala abalese bataawa

ABANTU mukaaga nga baffamire emu bapooca n'ebisago mu ddwaaliro e Masaka gye baddusiddwa oluvannyuma lw’omutemu okubayingirira mu kiro n’abatemaatema okukkakkana ng’asse omwana ow’emyaka 5.

Kitalo! Omuzigu ayingiridde ffamire n'atema omwana n'amutta! abalala abalese bataawa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mutemu #Ffamire #Kutta #Kutema #Mwana #Kutaawa #Omuzigu