Banna NRM e Kiboga basabye pulezidenti museveni okuyingira mu kalulu k'akamyufu

Abeesimbawo mu kalulu ka NRM mu disitulikiti y'e kiboga ne bawangulwa ku kifo ky'omubaka omukyala basabye ssentebe w’ekibiina pulezidenti Museveni okuyingira mu nsonga zaabwe kuba akalulu kaabaddemu emivuyo miyitirivu.

Banna NRM e Kiboga basabye pulezidenti museveni okuyingira mu kalulu k'akamyufu
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #kiboga #kamyufu