Abakyala Abakatoliki bakuzizza olunaku lwabwe mu nsi yonna

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere asinzidde eno n’atabukira abasajja abeefunyiridde okufunyisa abawala abato embuto kyokka ate ne babateeka ku nninga okuziggyamu ekivuddeko bangi okufa.

Abakyala Abakatoliki bakuzizza olunaku lwabwe mu nsi yonna
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Namugongo #Ssaabasumba Ssemoogerere #Bakyala #Bakatoliki