Eyayigiriza abakyala ebyobufuzi afiiridde ku myaka 96

Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda, Waggwa Nsibirwa abikidde Obuganda n’eggwanga olw’okufa kwa mukyala Rhoda Nakibuuka Nsibirwa Kalema afiiridde mu ggwanga lya Kenya mu kiro ekikeesezza olwaleero.

Eyayigiriza abakyala ebyobufuzi afiiridde ku myaka 96
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Agataliiko #Rhoda Kalema #Byabufuzi #Ggwanga