Ab'e Ssembabule balaajanye olw'ebbula ly'eddagala mu malwaliro ga gavumenti
Nga twetegekera akalulu 2026, abantu 53 ku buli 100 baasaba essira lissibwe ku by’obulamu mu kisanja ekijja. Kati abantu b’e Ssembabule beebazizza gavumenti olw’okubazimbira amalwaliro kyokka ne basaba gasuumusibwe n’okwongerwa ku bungi bw'eddagala eribaweebwa.
Ab'e Ssembabule balaajanye olw'ebbula ly'eddagala mu malwaliro ga gavumenti