Abatuuze abaagobwa ku ttaka battunse n'abakozi b'omugagga eyabagobako

Bano basukka mu 50 e Kasanje era baabasengudde ku bibanja byabwe era baasaba RDC ayingire mu nsonga yaabwe

Abatuuze abaagobwa ku ttaka battunse n'abakozi b'omugagga eyabagobako
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Ttaka #Kugoba #Kuttunka