Aba Rotary y'e Muyenga Tank Hill bakoledde ab'e Kalangala ICU

Akulira eddwaliro lya Kalangala Health Centre IV ategeezezza nti omuwendo gw'abaana abafa nga baakazalibwa olw'okulemererwa okukaaba n'okussa mu ddwaliro eryo guli waggulu nga kiva ku butaba na bikozesebwa bimala

Aba Rotary y'e Muyenga Tank Hill bakoledde ab'e Kalangala ICU
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Rotary club #Muyenga tank hill