Col Nakalema asisinkanye omubaka wa Bungereza

Gavumenti ya Uganda eyongedde amaanyi mu kusikiriza bamusigansimbi okuva e Bungereza okujja kuno okutandikawo amakolero. Babituseeko mu nsisinkano ya Col. Edith Nakalema n’omubaka wa Bungereza mu Uganda  Lisa Chesney ebadde mu Kampala.

Col Nakalema asisinkanye omubaka wa Bungereza
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Agabuutikidde #Amawulire #Nakalema