Lukululana ebadde etisse omusenyu egaanye okusiba n'etomera mmotoka 7!

Akabenje ak'amaanyi  kagudde e Nansana lukululana ebadde etisse sseminti bw'egaanye okusiba n’etomera mmotoka musanvu.  Abantu basabye minisitule y’ebyenguudo okubateera obugulumu mu luguudo.

Lukululana ebadde etisse omusenyu egaanye okusiba n'etomera mmotoka 7!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#ttuleera #kusiba #musenyu #wakiso