Abadde yeeyita owa NIRA n'asolooza ssente mu bantu okuzza obuggya endagamuntu zaabwe akwatiddwa

Ono yeewozezzaako nti abadde ayambako abatasobola kujjuza mpapula era RDC alabudde abakikola okukikomya nti kuba kimenya mateeka

Abadde yeeyita owa NIRA n'asolooza ssente mu bantu okuzza obuggya endagamuntu zaabwe akwatiddwa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Ndaga muntu #Nansana #Poliisi #Bantu #Ssente