Minisitule y'e y’emirimu n’entambula etandise ebikwekweto ku bakolera ku myala n'ebibangirizi by'enguudo

Minisitule y'emirimu n'ebyentambula ekoze ekikwekweto n'esenda emmaali y'abantu ababadde bakakkalabiza emirimu egy'enjawulo ku mabbali g'ekkubo kiyite Road Reserve ne ku myala.

Minisitule y'e y’emirimu n’entambula etandise ebikwekweto ku bakolera ku myala n'ebibangirizi by'enguudo
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mirimu #Kukola #Kukolera #Ntambula #Bikwekweto