Omusuubuzi eyafumitiddwa munne ebiso mu mmotoka aziikiddwa!
Kabadde kaseera kabuyinike mu kuziika omusuubuzi eyafumitiddwa munne ebiso mu mmotoka mu bitundu eby’e Masajja Kibira e Makindye ssaabagabo. Okuziika kubadde ku kyalo Bwanya e Mpigi ng’abakungubazi basabye obwenkanya.
Omusuubuzi eyafumitiddwa munne ebiso mu mmotoka aziikiddwa!