Hajji Kirunda asisinkanye ababbooda ne bamubuulira ebibaluma

Amyuka munnamawulire wa Pulezidenti Museveni Hajji Faruk Kirunda akubirizza abavuzi ba bodaboda okubeera obumu nga bakola emirimu gyabwe. Abyogedde asisinkanye abakulembeze ba bodaboda e Bugiri ne Bugweri n’abakubiriza okwettanira enkola za gavumenti

Hajji Kirunda asisinkanye ababbooda ne bamubuulira ebibaluma
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kirunda #Bbooda #Kalulu #2026