Abaggya ssente za PDM ku bantu balabuddwa

Omubaka wa Pulezidenti e Nakawa Edrine Benesa alangiridde olutalo ku bannakigwanyizi abeerimbika mu Pulogulaamu ya PDM okujja Ssente ku bantu n'alabula nti abanaakwatibwa bonna baakusibibwa mu makomera!

Abaggya ssente za PDM ku bantu balabuddwa
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kulabulwa #Ssente #PDM