Aba Pan African Movement mu Uganda bategese okusaba okujjukira Raila Odinga

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atenderezza omugenzi Raila Amolo Odinga ng’abadde omulwanirizi w’eddembe era munnabyabufuzi kayingo. Bibadde mu bubaka bw'atisse ssaabaminisita Robinah Nabbanja mu kusaba okw'enjawulo okutegekeddwa ku All Saints Cathedral e Nakasero.

Aba Pan African Movement mu Uganda bategese okusaba okujjukira Raila Odinga
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Pan African Movement #Raila Odinga #Kusaba #Uganda