Obuuma obunaakozesebwa mu kulonda kwa bonna 2026 butuuse mu ggwanga

Obuuma buno obumanyiddwa nga Biometric Kits emitwalo mukaaga,butuusiddwa mu kiro ku kisaawe ky’ennyonyi entebe ne bukwasibwa abakulu mu kakiiko k’ebyokulonda

Obuuma obunaakozesebwa mu kulonda kwa bonna 2026 butuuse mu ggwanga
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Ggwanga #Kalulu #Kulonda #Bonna #Kukozesebwa #2026