Kyagulanyi ataddewo bannamateeka abagenda mu kkooti okuloopa omugagga Hamis Kiggundu ne KCCA

Akwatidde ekibiina kya NUP bendera, Robert Kyagulanyi Ssentamu ategeezezza nga bw;ataddewo bannamateeka abagenda mu kkooti okuloopa omugagga Hamis Kiggundu n’ekitongole kya KCCA olw’amazzi agavudde ku mwala ogw’e Nakivubo oguzimbibwa. Ono abadde ku kitebe ky’ekibiina e Makerere Kavule.

Kyagulanyi ataddewo bannamateeka abagenda mu kkooti okuloopa omugagga Hamis Kiggundu ne KCCA
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#KCCA #Mataba #Mateeka #Bannamateeka #Basuubuzi #Mmaali