First Lady era Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni aweereddwa awaadi y’okuba omukyala asukkulumye mu mwaka 2025 eyitibwa The International Women ICON Awards 2025. Okumukwasa engule eno kubadde ku State House entebe nga yeeyamye okwongera okussa amaanyi mu kaweefube atangira mukenenya mu bavubuka