🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Poliisi yeezoobye n'abatuuze ababadde basena amafuta ku kimotoka ekyagudde e Namagunga!

Abadduukirize n'abatuuze ababaddewo bategeezezza nti akabenje kano kavudde ku binnya ebinigi ebiri mu katundu ako era balaajanidde gavumenti ne be kikwatako okubadduukirira

Poliisi yeezoobye n'abatuuze ababadde basena amafuta ku kimotoka ekyagudde e Namagunga!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Kimotka
Poliisi
Mafuta

Emboozi Ezifanagana