Vidiyo

Okuvaako kw'amasannyalaze mu kibuga kweraliikirizza abasuubuzi!

Abasuubuzi abakolera mu bizimbe by’omu kibuga Kampala balaze okutya olw’amasannyalaze okuvaavaako nga kyenkana tebakyakola. Bagamba nti kino kyandibafiiriza okukola mu season olwa bakasitoma obutayingira mu bizimbe birimu nzikiza.

Okuvaako kw'amasannyalaze mu kibuga kweraliikirizza abasuubuzi!
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Ssente
Masannyalaze
Kuvaako
Kibuga