Ab’ekitongole ekiwooza omusolo mu ggwanga baliko abasuubuzi abasoba mu 400 be baddizza emmaali yaabwe eyali yawambibwa okuva ku kkampuni eyali agireetera mu nkola ey’ekibinja emanyiddwa nga 'groupage' . Emmaali eno baali baagikwatira ku mwalo e Mombasa.