Gavumenti yaakukendeeza ku misolo ku kkampuni enkuumi ez’obwannannyini ng’emu ku ngeri eyookutumbula embeera zaabwe. Byogeddwa Moses Byaruhanga omuwabuzi wa Pulezidenti mu by’obufuzi ng’ababuulidde nga pulezidenti bw'asuubizza okubateera obuwumbi bubiri mu SACCO yaabwe.