Akakiiko akataba enzikiriza ez'enjawulo kasabye abantu okukuuma emirembe mu kalulu
Akakiiko akataba enzikiriza zonna mu ggwanga aka Inter- Religious council of Uganda basisinkanye bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya gavumenti ng’eggwanga lyetegekera akalulu akanaabaawo wiiki ejja.
Akakiiko akataba enzikiriza ez'enjawulo kasabye abantu okukuuma emirembe mu kalulu