Vidiyo

Ab'oku bizinga beenyumiriza mu masannyalaze agaabunyisa e Buggala n'ebirala gavumenti by'ekoze!

Gavumenti mu mwaka gwa 2011 yakwasa ekitongole kya Kalangala Infrastructure Services Limited (KIS) omulimu gw’okubunyisa amasannyalaze mu buli kyalo ku kizinga Buggala n’ekigendererwa eky’okutumbula emirimu egy'enjawulo.

Ab'oku bizinga beenyumiriza mu masannyalaze agaabunyisa e Buggala n'ebirala gavumenti by'ekoze!
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kalangala
Bintu
Kulonda
NRM
Kalulu