Poliisi y’e Kyengera ekutte abantu babiri lwa kusangibwa ne bbookisi z’obululu mu ngeri emenya amateeka. Obululu buno bwali bw’ababaka ba Palamenti mu Gomba East kyokka busangiddwa ne Dr ow’erinnya era munnakibiina kya DP ng’ono akkirizza nti baabumuleetedde nga waliwo abataalonze e Gomba.