Omuwabuzi wa Pulezidenti Museveni Joseph Ssewava atandise okusisinkana bannaddiini.
Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga za Buganda Joseph Mukasa Ssewava atandise ku nteekateeka ey’okusisinkana abakulu b’eddiini n’abeebuuzibwako okulaba bwe banyweza emirembe n’obumu. Mwekyo bagenderera okuzza emitima gyabo abaawanguddwa mu kalulu.
Omuwabuzi wa Pulezidenti Museveni Joseph Ssewava atandise okusisinkana bannaddiini.