Vidiyo

Ab'ekika ky'e Mmamba Kakoboza balaajana lwa bantu abasenze emmere yaabwe n'ebirime

Ab’ekika ky’emmamba Kakoboza n’abatuuze b’e Bukerekere mu Wakiso balaajana olw’omugagga okwekobaana ne Ssentebe w’ekyalo n’omutaka Nankere okuleeta weetiiye ne basenda emmere yaabwe. Bano bakaabye nga batulaga emmere yaabwe eyasendeddwa.

Ab'ekika ky'e Mmamba Kakoboza balaajana lwa bantu abasenze emmere yaabwe n'ebirime
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mmamba
Bantu
Mmere
Kakoboza
Kulaajana
Kika