Vidiyo

Kkooti ensukulumu yaakuwa ensala yaayo omwezi guno ku musango ogwawaawaabirwa Pulezidenti Museveni

Mu musango guno, ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi n'amyuka Ssaabawolerezza wa gavumeenti Jackson Kafuzi baayitibwa bakunyizibwe mu kkooti ku musango gw'ebyokulonda Robert Kasibante munnakibiina kya National Peasant Party gwe yawaawabira pulezidenti Museveni ng'awakanya obuwanguzi bwe.

Kkooti ensukulumu yaakuwa ensala yaayo omwezi guno ku musango ogwawaawaabirwa Pulezidenti Museveni
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Musango
Kkooti
Kuwawaabira
Nsala