Vidiyo

Bazadde b'omuwala eyasobezebwako nga tanneetuuka balaajanidde aboobuyinza okubayamba

Taata w'omuwala ali mu kusoberwa oluvannyuma lwa muwala we okusobezebwako nga kati atandise okuvunda n’okukulukuta. Bw'atyo asabye ayambibweko muwala we afune obujjanjabi n'eyamutuusaako obuliisa maanyi avunaanibwe.

Bazadde b'omuwala eyasobezebwako nga tanneetuuka balaajanidde aboobuyinza okubayamba
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kulaajana
Kusobezebwako
Muwala
Bazadde