GRACE Khan, yagenda mu ‘lihaabu’ ajjanjabwe olw’okukozesa ebiragalalagala kyokka n’akwatirwayo olwa ssente ze yali alemeddwa okusasula.
Eddy Kenzo owa federeesoni y’abayimbi agamba nti baawaddeyo ssente n’alyoka ateebwa ng’ayambibwako Ameria Nambala.