🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Taata agambibwa okutta omuyizi olw'okuwa muwala we akamuli ka valentayini asindikiddwa e Luzira

Taata agambibwa okukuba omuyizi w'essomero lya Hill Side SSS e Matugga olw’okuwa muwala we ekimuli kya valentine asimbiddwa mu kkooti omulamuzi n’amusindika mu kkomera e Luzira kuba okunoonyerezza ku musango guno poliisi tennaba kumaliriza kunoonyereza.

Taata agambibwa okutta omuyizi olw'okuwa muwala we akamuli ka valentayini asindikiddwa e Luzira
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Musaasizi
Valentayini
Muyizi
Taata