Vidiyo

Poliisi ekutte maama n'abaana ku by'okwekobaana ne batta kitaabwe

Waliwo Ssemaka agambibwa okuttibwa mukyala we n’abaana b'azaala omulambo gwe ne bagusiba mu kakutiya n’oluvannyuma ne bagukasuka ku nsiko. Bino bibadde ku kyalo Seeta-Nazigo mu ggombolola y'e Nakisunga mu disitulikiti y’e Mukono era ng’aziikiddwa.

Poliisi ekutte maama n'abaana ku by'okwekobaana ne batta kitaabwe
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kukwata
Kitaabwe
Maama
Poliisi
Baana
Kutta