Vidiyo

"Mwettanire eddwaaliro ly'e Mulago mukendeeze ku nsimbi ezisaasaanyizibwa ebweru w'eggwanga"

Katikkiro wa Uganda Robinah Nabbanja akunze Bannauganda okwettanira obujjanjabi obw'ekikugu mu ddwaaliro ekkulu e Mulago mu kifo ky’okusaasaanya ensimbi ennyingi nga bagenda mũ mawanga g'ebweru. Abadde ayogerako eri abasawo abakyala mu ddwaliro ekkulu e Mulago bwe babadde bakuza olunaku lwabwe.

"Mwettanire eddwaaliro ly'e Mulago mukendeeze ku nsimbi ezisaasaanyizibwa ebweru w'eggwanga"
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Ddwaaliro
Bakyala
Lunaku
Kulabula
Ssente
Basawo
Mulago