Vidiyo

Kitalo nnyo! ekyana kya Lukululana kikutuse ne kisaabala maama ne muwala we ababadde beebase mu nnyumba

Abalala ababadde mu nju okuli ne taata baddusiddwa mu ddwaaliro oluvannyuma lw’okufuna ebisago. Bibadde ku kyalo Ngogolo e Butuntumula mu Luweero. 

Kitalo nnyo! ekyana kya Lukululana kikutuse ne kisaabala maama ne muwala we ababadde beebase mu nnyumba
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Vidiyo
Lukululana
Kyana
Luweero