Vidiyo

Amazaalibwa ga Kabaka : Ekika ky'ekkobe n'emirimu gyakyo mu bwakabaka

Ng’esigadde ennaku mbale tujaguze amazaalibwa ga Kabaka ag’e 71, tuwayizzaamu n’omutaka Namwama akulira ekika ky’abekkobe. Ono atubuulidde obuvo n’obuddo bw’ekika kino nga bakola emirimu egy'enjawulo okuli n’okubeera mu kifo awaaterekebwanga abalangira n’abambejja nga baseeredde.

Amazaalibwa ga Kabaka : Ekika ky'ekkobe n'emirimu gyakyo mu bwakabaka
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mazaalibwa
Kabaa
Kabaka