Vidiyo

Abasuubuzi abakolera ku luguudo lw'e Kirinnya e Bweyogerere balaajanye lwa kubafuumuula ku kkubo we bakolera

Bano bonna basattira olwa munisipaali y’e Kira okubalabula nga bwe bagenda okubagoba okuva ku nguudo. Bano babawadde nsalessale wa nnaku z'omwezi 23 omwezi guno  babeere nga bavudde we babadde n’ebintu byabwe obutafuna buzibu.

Abasuubuzi abakolera ku luguudo lw'e Kirinnya e Bweyogerere balaajanye lwa kubafuumuula ku kkubo we bakolera
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Kirinnya
Bweyogerere
Kulaajana
Luguudo
Abasuubuzi