Minisita avunaanyizibwa ku by'enguudo n'entambula y'emirimu, General Katumba Wamala asiimye bannalotale ab’akabondo ka camping rotarians olw’okwewaayo okujjanjaba abaana abalwadde b'emitima. Ono era asabye bannalotale n’abazirakisa abalala okwongera okudduukirira abaana bano