🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Jajja eyafudde atabudde ab'ekika, abooluganda bakaayanidde omulambo gwe!

Polisi e Rakai eyitiddwa bukubirire okutaawulula abooluganda ababadde bagwang'ana mu Malaka  nga balwanira omulambo gwa jjajjaabwe eyafiiridde ku myaka 89

Jajja eyafudde atabudde ab'ekika, abooluganda bakaayanidde omulambo gwe!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Kufa
Jajja
Kukaayana
Kutabuka
Bakika
Mulambo