Vidiyo

Ababaka bagenda kubangulwa ku nkola y'emirimu gya Palamenti ku Speke Resort e Munyonyo

'Omusomo guno gugenda kukulungula ennaku 5 era nga gwatandise ggulo ku Lwakubiri. Wabula Sipiika Jacob Oboth Oboth asoomoozezza ababaka okwewala okulya enguzi mu kisanja kino.

Ababaka bagenda kubangulwa ku nkola y'emirimu gya Palamenti ku Speke Resort e Munyonyo
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Babaka
Musomo
Gavumenti
Mukolo
Kuwabula
Speke Resort
Munyonyo