Wafuniseewo essuubi ery’okufunira ettaka bamulekwa b’omugenzi Paul Job Kafeero abaawandulwa DNA eyakakasaako abaana bana bokka. Abawomye omutwe mu nteekateeka eno bategese ebivvulu bibiri e Nkokonjeru ne ku Front Page e Namasuba,okulaba ng’ensimbi ezinaavaamu zigulira bamulekwa bano ettaka lye baalambudde eggulo