🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Amatikkira aga 33 : Ebikwata ku ssaza Busujju nga twolekera amatikkira

Essaza Busujju lye limu ku masaza ag'enjawulo ennyo mu Buganda, olw'ensonga z’obuwanga eziriyo. Mu ssaza lino we wali ekifo nnono Kabaka Kintu we yasinziira n’abataka okukola ssemateeka wa Buganda

Amatikkira aga 33 : Ebikwata ku ssaza Busujju nga twolekera amatikkira
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Busujju
Matikkira
Ssaza
Kabaka