Vidiyo

NUP eraze abanaagikwatira bendera mu kalulu k'obwassentebe mu Kampala ne Wakiso

Ab’ekibiina kya NUP baabadde ku kitebe kyabwe e Makerere Kavule ng’akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Joel Ssenyonyi agambye nti tebajja kusirika okwogera ku nsonga ezitatambula bulungi mu ggwanga okuli n’obuli bw’enguzi.

NUP eraze abanaagikwatira bendera mu kalulu k'obwassentebe mu Kampala ne Wakiso
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
NUP
Kyalo
Bendera
Kukwata